Okwegezesaamu okw'enaku 30 Olunaku 22 Okusaba n'okwebaza Tendereza Katonda ku olw'obulungi bwe Weebaze Katonda olwa byonna Yatula ensobi zo Saba Katonda ekisonyiwo ate era mwebaze Saba Katonda ayogere n'omutima gwo Saba Katonda akufuule w'amaanyi Soma Bbayibuli Soma Zabbuli 22 Soma Abaggalatiya 1-2 Wiiki 4 Kkanisa Kungaanako n'abalala okusinza Katonda olumu wiiki eno