Okwegezesaamu okw'enaku 30 - Olunaku 26 Umthandazo kanye Nokubonga Tendereza Katonda ku olw'obulungi bwe Weebaze Katonda olwa byonna Yatula ensobi zo Saba Katonda ekisonyiwo ate era mwebaze Saba Katonda akuwe obuvumu nga obw'omutume Pawulo Saba Katonda akufuule w'amaanyi Soma Bbayibuli Soma Zabbuli 26 Soma Abaefeso 3-4 Wiiki 4 Kkanisa Kungaanako n'abalala okusinza Katonda olumu wiiki eno